The Divine Plan 
of the Ages

O LORD, thou art my God; I will exalt thee, I will praise thy Name;
For thou hast done wonderful things; Thy counsels of old are Faithfulness and TRUTH.

—Isaiah 25:1

 

Vol. 8.02 — March-April 2016
 

[English]

[Click here for Luganda]

 

 

CHRIST’S KINGDOM

 

Isaiah 25:1

Vol. 8.02
 March-April 2016

THE REIGN OF THE LORD IN ZION
– The News of Life.
Obadiah 21
 

  

Prepare the Table, Watch in the Watchtower, Eat, Drink ...
Isaiah 21:5

 

 

This is a monthly Christian Newsletter and hereby state the object of its publication: That we are living in the last days the end of the Gospel age; as well as the dawning of the long prayed for Kingdom of Christ in power; are facts not only discernible by the close Student of the word, led by the Spirit; but the outward signs recognizable by the world, bear the same testimony: And we are desirous that the “household of Faith” be fully awake. Not only help awaken but to assist them to “put on the whole Armor of God that they may be able to stand in this evil day”. And beside all this, that giving all diligence, they add to their Faith, Virtue, and to virtue, Knowledge, Self-control, Patience, Godliness, brotherly Kindness, and Love; whom trust in the merit of Christ’s Sacrifice for the world. Luke 21:36; Matt. 6:10; Eph.6:13; 2 Peter 1:4-11

Subscription:

We encourage the sincere and honest ones, sensing the demands of the hour, to subscribe for this free monthly publication, stating clearly their addresses. Given the Newsletter is free, subscription fee is the exact cost of postage (stamp and envelope) by Uganda post office; and these are the postage fees stated per year: Uganda sh.10,800, Kenya sh.900, Tanzania sh.14,200 and Rwanda F.10,800.

All payment by cash should be posted to our address. However, a sincere person of God who cannot afford the postage fee, please write to us stating the fact, so by the Lord’s providence you may be added to the list of the poor for us to continue sending you this publication.

 

THE NEW COVENANT

“The Lord, whom ye seek, shall suddenly come to His Temple, even the Messenger of the covenant, whom ye delight in. Behold He shall come, saith Jehovah of Hosts; but who may abide the day of His coming?”
– Mal. 3:1-5.

     About 6,140 years ago in Eden our Maker, in justly sentencing His disobedient children to death, intimated that ultimately the Seed of the woman would bruise the Serpent’s head. This hidden promise was the first intimation of the Divine mercy which our gracious Creator had purposed in Himself from before the foundation of the world. Ever noble, kind and gracious our Creator restrained His mercy for the good of His creatures – that they might learn to appreciate the exceeding sinfulness of sin. For the good of the angels also – that they might fully know of His justice, as well as of His Wisdom and Power – God insisted upon dealing with His creatures from the standpoint of exact justice. They had sinned, and thereby had forfeited all claim upon the eternal life which He had given them conditionally. Eternal torment did not in any sense or degree enter into the Divine purpose. His sentence upon man, plainly stated, was, “Dying thou shalt die,” not, Living thou shalt live in torment. “The soul that sinneth it shall die.” (Gen. 2:17; Ezek. 18:4)

     God purposed to exemplify in His dealings with our race a principle of Divine government to be made operative everywhere ultimately – amongst all His creatures on the spirit plane, as well as upon the earthly. Long centuries after, in the seventh generation of Adam’s children, God spoke prophetically through one of these, Enoch, saying, “The Lord cometh with ten thousands of His holy ones to execute justice in the earth” – to establish righteousness amongst men. Time passed on; but sin prevailed, and the coming of the Great Deliverer was still future. – Jude 14.

     Next God spoke to Abraham, after first having tested his faith and loyalty. To him He mentioned the same great Deliverer who would bruise the Serpent’s head and who would come in great glory with ten thousands of His holy ones. To Abraham He gave assurance that this One would, in some way, be identified with his posterity, so that He might properly be called the Seed of Abraham. God said, “In thy Seed shall all the families of the earth be blessed.” – Gen. 12:3. The Divine Program was not changed, but more explicit statements were given respecting it. Thereafter all taught of God would know to look for the Messianic blessing through Abraham’s Seed. Besides, the Covenant was afterward confirmed with an Oath to Abraham; later to Isaac; later to Jacob. That Covenant Promise became the basis of God’s adoption of the entire nation of Israel – all of Jacob’s children. They were heirs of the Abrahamic Covenant – the Oath-Bound Covenant. If so great an honor from the Almighty God has made some of the Jewish people at times to appear arrogant and proud, let us not forget that to err is human – to forgive, Divine. Perhaps if we were in their stead, our imperfections would similarly display themselves.
 

GOD’S COVENANT OF THE LAW

     Israel’s experiences of tribulation and bondage in Egypt were probably necessary to prepare them for God’s great proposition – that they should keep the Law and as a reward have life everlasting. As it is written, “He that doeth these things shall live by them.” (Lev. 18:5.) Israel greatly rejoiced in this manifestation of Divine preference for them more than for all others of humanity. The Law Covenant was mediated. The sacrifice of bulls and of goats made a typical atonement for them for a year, so that they might enter into this covenant relationship with God. But when they attempted to keep the Law they were disappointed. They failed.

     The Law of God is the full measure of a perfect man’s ability; and the Jews, being imperfect like other men, found that they had undertaken an impossibility. Not a Jew kept the Law perfectly. Not a Jew, therefore, gained eternal life during the first year. But foreknowing this, God had made preparation for a repetition of the Atonement Day every year, so that the people might continue striving to attain eternal life. Year after year, century after century, they failed, and discouragement took the place of hope. God was teaching them a great lesson respecting the need of better sacrifices than those of bulls and of goats, and also teaching them that there is no other means of justification in His sight. They had blessings under this Covenant – educational blessings, but not the blessing hoped for, not life eternal. Hence they were not in a position to become, as they had hoped, a national Messiah, a national Seed of Abraham, for the blessing of all the nations.
 

NEW COVENANT AND BETTER MEDIATOR


     For a time God gave them kings, but these were unable to accomplish the great things hoped for. But the promise of a personal Messiah was made, who should be of the lineage of David, a great King, far superior to the great, wise and rich Solomon. Messiah would be David’s Son and yet David’s Lord. (Psa. 110:1; Matt. 22:42-44). Here, as God designed, Israel began to get the thought of a personal Messiah, a King of Glory, who would use their nation as His instrumentality for the conquering of the world, when every knee should bow and every tongue confess, to the glory of God.

     The next lesson for Israel to learn was that a change of dispensation must come – that, as Moses had mediated the Law Covenant, so an antitypical Moses, a greater than Moses, would induct them into the blessings and  privileges of a still better covenant, a covenant more favorable to them, one under which they could gain eternal life. This New Covenant was particularly set before them through Jeremiah’s prophecy (31:31-34). And this, combined with the statement of Moses respecting a greater Mediator, helped their faith to take a fresh hold upon the Oath-Bound Abrahamic Promise – “In thy Seed shall all the families of the earth be blessed.”

     If a great enough Mediator should come as the promised Messenger of God, and should establish a better covenant under which Israel could have eternal life, and if He, as the offspring of David, should become their King, then indeed Abraham’s Seed, the nation of Israel under that great Mediator-King, would be fully qualified to bless all the families of the earth. The thought of this glory to their nation became a fresh inspiration, and around it gathered the fifty odd thousand of Jews, out of all the tribes of Israel, who returned from Babylonian captivity under the edict of Cyrus.

     Through the Prophet Ezekiel the Lord again made mention of the fact that their Law Covenant made at Sinai must, before their great blessing of restitution, give place to a New Covenant, a better covenant. Speaking of the time when He would regather them out of all lands and would fulfil to them the promise made to Abraham, Isaac and Jacob, and make them a great nation, and use them for the blessing of other nations, the Lord declares, “Not for your sakes do I this, O House of Israel, but for My name’s sake.” He then proceeds to tell them that at the time He would receive them back into His love and favor He would also humble their pride by restoring the Samaritans and the Sodomites – peoples whom Israel detested as inferiors and sinners. – Ezek. 36:22.

     God declares that neither of these peoples had ever committed as serious sins against Divine goodness as had Israel, and that when He would again bless Israel He would bless also these other peoples in their midst. Let us quote His words: “When thy sisters, Sodom and her daughters, shall return to their former estate, and Samaria and her daughters shall return to their former estate, then thou and thy daughters shall return to your former estate.... Nevertheless I will remember My Covenant with thee in the days of thy youth, and I will establish unto thee an everlasting Covenant,... and I will give them [Sodomites and Samaritans] unto thee for daughters, but not by thy Covenant [not under the Old Law Covenant; but under the New Law Covenant of the future], and I will establish My Covenant with thee; … [in order that] thou mayest remember and be confounded, and never open thy mouth any more, because of thy shame, when I am pacified toward thee for all that thou hast done, saith the Lord God.” – Ezek. 16:55-63.
 

“ABIDE THE DAY OF HIS COMING”

 
    This new and better Covenant is to be mediated through a personal Messiah – a still more glorious Mediator than Moses, a still more glorious King than David – this One whom Israel began to look for and to long for. Can we wonder that they failed to identify Him in the lowly Nazarene who died at Calvary? We cannot! Nothing but a special assistance of the Holy Spirit would enable any one to trace the connection between the glorious pictures of the prophecies and the humble appearance of Him who came to fulfil those prophecies. We do see, however, that the great Messiah of Glory, Jesus, in His Second Advent as King of kings and Lord of lords, fills absolutely every demand of Jewish expectation and of prophetic outline. Some can see, but others cannot as yet, that He who was pierced is the same One who, as the Son of God, in great glory is shortly to bless Israel – and all the families of the earth through Israel.

    Our text is from another prophecy speaking of this same great Messiah, the Mediator of the New Covenant, King of kings and Lord of lords, who, as the Representative of the great Jehovah, His Father, is to reign until all enemies shall be put down – until Satan shall be bound and, ultimately, shall be crushed; until Adam and his race, released from Divine sentence, under the New Covenant provisions shall be uplifted from sin, degradation and death to perfection and everlasting life – the unwilling and disobedient being destroyed in the Second Death.

    The Prophet Malachi points out that the Messiah of the New Covenant, whom he announces, is the glorious Mediator and antitypical King for whom they had waited long and of whom they delighted to think. He would come to the Temple – thus implying that He would be not only an antitypical Prophet, an antitypical King, but also an antitypical Priest – “after the order of Melchizedek.” But after this joyful proclamation that their long-expected and gloried-in Mediator of the New Covenant should be looked for, they were warned that His Day would be one of trial, one of special testing and proving, that the Lord might find the antitypical Priests and antitypical Levites to serve in the antitypical Temple. He would be like a refiner of fire to take away the dross and to leave only the pure metal – fiery trials and testings being implied. He would “be like fuller’s soap,” in the sense that a great washing would take place to prepare for the Kingdom the called, chosen and faithful. – Mal. 3:2.

     At that time the consecration of Judah and Jerusalem unto the Lord will be accepted as in olden times. We may understand that this spirit of devotion is now reviving amongst the Jews, particularly amongst those who are identified with Jerusalem and the Zionist movement. Hitherto this has been a political movement in the interest of Jewish nationalization and a home for exiles. Now, however, the due time has come for a real movement of those who have the faith to draw near to God and to show that faith by helping forward in the restoration of earthly Jerusalem and her interests.

 

WHY MESSIAH’S COMING DELAYED


     The First-begotten of the Father, as His glorious Agent in the great work of creation, had the honor granted him of becoming the great Messenger of the Covenant, the great Prophet, Priest and King of Israel, the great Michael of Daniel 12:1. But there were tests connected with his attainment of this high position:

(1)  By faith he must lay aside his Heavenly glory, in obedience to the Father’s will, to become a man – not a sinful man, but a perfect man – holy, harmless, undefiled, separate from sinners.

(2)  Thus prepared to become the Redeemer, it was his privilege to make full consecration of his earthly interests, and the Father’s pleasure to beget him of the Holy Spirit at Jordan to the spirit nature on the highest plane. For three and a half years his sacrifice burned upon the altar. It was indeed better than the sacrifice of bulls and goats; for it was a corresponding price for Adam – an eye for an eye, a tooth for a tooth, a man’s life for a man’s life.

(3)  When Jesus had thus sacrificially parted with his earthly life, he experienced a resurrection change from human nature to spiritual, like what he was originally, only higher and more glorious. Thus he was at once both a sacrifice and the spirit-begotten priest who offered that sacrifice. When he arose from the dead, his personal sacrifice had ended, and his personal perfection as a spirit being was completed. – Heb. 10:1-14; 13:11-13.

     Then why did he not at once begin his great work as Prophet, Priest, King and New Covenant Mediator for Israel and through Israel for the world? It was because there was to be more than one sacrifice in the Divine Plan on the Day of Atonement. Throughout this Gospel Age this risen, glorified High Priest, Mediator, Prophet and King has been waiting to inaugurate his glorious Kingdom of blessing – waiting while a little handful of saints should be selected from the world, tested and found worthy and glorified with himself – a “little flock” out of all mankind, both Jews and Gentiles.

    When this Bride class shall have completed her sacrifice in and under the merit of the great Priest, then every arrangement for the blessing of Israel as Abraham’s seed, and of all nations through Israel, will have forthwith commenced. Thus seen, the revelation of Israel’s great Messenger of the New Covenant is very important not only to the Jew, but also to the world of mankind, who must receive their blessings under Israel by a compliance with the same New Law Covenant. Moreover, the elect handful of saints drawn, called and gathered during the parenthesis period are also deeply interested in God’s glorious Kingdom; for the Divine promise is that they shall be then changed to be like their Master and share his glory.

 

JUDGMENTS WILL BE OF THE LORD


     Notice the further message of the Lord through the Prophet, “I will come near to you to judgment; and I will be a swift witness against the sorcerers, and against adulterers, and against false swearers, and against those who oppress the hireling in his wages, the widow, and the fatherless, and that turn aside the stranger from his right.” – Mal. 3:5.

     Ah, do we not see here plainly stated that the Messianic Kingdom means not only glory and honor to those whom he will accept as servants, but also requirements of faithfulness to the principles of truth, of purity, of harmony with God? And this lesson for the Jew, under his New Covenant arrangement, will ultimately apply to all nations. Under that new arrangement, under Israel’s New Covenant, all the families of the earth will be privileged to become “Israelites indeed” through faithfulness to the great Prophet, Priest, King and Mediator of Israel and of all the families of the earth.

 Amen.

 

LUGANDA TRANSLATION in brief.

 

ENDAGAANO EMPYA EYA
 

“Era Mukama gwe munoonya alijja mu Yekkalu ye nga tebamanyiridde; n'omubaka w'endagaano gwe musanyukira, laba, ajja, bw'ayogera Mukama w'eggye. Naye ani ayiza okugumiikiriza olunaku olw'okujja kwe ?”
– Malaki 3:1-5.

    Emyaka nga kakaaga mu kikumi mwana emabega, mu lusuku lwa Katonda adeni, Katonda y'ategeeza Adamu ne Kaawa nti “Ezadde ly'omukazi liri bententa omutwe gw'omusota”. Kino ky'ekisubizo ky'ekisa kya Katonda ky'eyawa ku ntandikwa y'ensi, olubereberye! Katonda kwe kulekawo ekisubizo emyaka gino emingi omutu asobole okuyiga esomo ly'okwonoona – empeera y'ekibi. Kale omuntu kwe kulega ku kufa olw'okwonoona era Mukama kwe kunyweza eteeka lye oly'obwenkanya.

    Tulaba lwatu nti empeera y'ekibi yali kufa so si kubonabona mu muliro ogutazikira. Awo Mukama nalaga okufa nti omuntu agya kufa wabula si genda mu muliro – Ezekyeeri 18:4. Mukama ya nyweeza ekibonerezo ky'okufa naye n'akakasa ekisubizo kye nga wayisewo emyaka – Muzukulu wa Adamu ow'omusanvu, Enoka, n'ategeeza nti “Mukama aligya n'abatukuvu be kakumi, okusala omusango ku nsi – okuleta obutukirivu ku nsi” – Yuda 1:14-15. Emyaka ne gy'eyongeera naye Omununuzi nga talabika era akyalindwa n'olwaleero!

     We wayitawo ekiseera, Mukama nawa Ibulayimu ekisubizo, Ibulayimu bwe yalaga okukiiriza okumala eri Katonda. “Mu ggwe ensi yonna/ amawanga gonna mwe galiwebwa Omukisa” – Olub.12:3. Kino Mukama ya kinyweeza n'ekirayiro – “ …. Nti muzadde lyo, amawanga gonna ag'omu nsi mwe galiweebwa omukisa, era balilya emilyango gy'omulabe wabwe” – Olub.22:15-18. Kino kiraga okujja kw'omulangira omukulu mu nsi era wamu n'abatukuvu be, abaana ba Ibulayimu, ensigo ya Ibulayimu ey'omukisa ! Ono ye Kuristo (Omutwe n'Omubiri)! – Abagalatiya 3:29.

 

ENDAGANO YA KATONDA EY'AMATEEKA

 
     Katonda okutwala Isirayiri Emisiri, ya batekateeka okusobola okubareta mu mbeera, enebasobozesa okukuuma n'okwata amateeka ge. Katonda ky'eyava abawa amateeka, n'abafuula egwanga eddonde, ely'omukisa okuva ku balala. Kale, bwatyo naabawa omukisa nti “ankwata amateka naganyweza anaba mu lamu mu go – Abaleevi 18:5. Mukama kwe kunyweeza enkola eno n'essadaka z'embuzi n'endiga buli mwaka, okutangirira ebibi bya bwe, kubanga tewalabika muntu yatukirira era ayinza okukwata amateeka kuba amatakeka ga kwatwa muntu atukiridde.

     Bw'ekityo, Mukama kwe kuteekawo enkola ey'okutangirira ebibi, mwaka ku mwaka, ngabadingana kuba tebasobola kutukiriza mateeka. Naye kirabika lwatu nti omusaayi gw'ebisolo – embuzi n'ente tebiyinza ku gyaawo kibi, bwekityo kyetagisa ssadaka ensinga – Abebb.10:1-3. Kale bwebatyo ne batafuna empeera y'amateeka, obulamu obutagwaawo era n'okuba ensigo/ ezadde lya Ibulayimu ely'omukisa!!

 

ENDAGANO EMPYA N'OMUTABAGANYA WAYO


     Katonda, abaana ba Isirayiri ya bawa ba Kabaka naye mu bbo, tewali ya tukiiriza kye yasubiza Adamu ne Ibulayimu! Bwatyo Mukama kwe kutegeeza okugya kwa Kuristo oba Masiya. Ono y'asinga Kabaka Solomoni amagezi n'ekitiibwa so nga aliyitibwa mwana wa Daudi ate nga ye Mukama wa kabaka Daudi!! – Zabbuli 110:1; Matayo 22:42-44. Wano esuubi lya Masiya era Omununuzi omukulu okusinga Musa ne lilabika. Naye walina okuyita ebiro, okugya kw'omununuzi era aliwamba ensi yonna era buli vvivi lirimufukamirira. Era Musa nga bwe yatangirira Endagaano Enkadde, bwekityo n'e Mesiya/ Kuristo y'anakulembera Endagano Empya, eriba enungi era esoboka kuba agitangirira yagikakasa n'omussaayi ggwe ye! – Yeremiya 31:31-14.

    Tukilaba lwatu nti esuubi lino erya Masiya oba Kuristo, ly'abawa amanyi mangi, baalaba kununulibwa kwabwe era okuwa omukisa ensi yonna. Kino kye kyaletera abantu bikumi okuva mu buwambe ebabuloni okudda ku butaka. Naye na balaga nti kino tekimala, wagya kuyita ebbanga era basasanyizibwe mu mawanga gonna ag'omu nsi, era nayo alibagyayo – olwo, mukiseera ekyo lwa libawa omununuzi mulindwa. Kye kiseera kya ligulumizamu Samaliya abali banyomwa ! – Ezekyeri 36:22 – 24.

    Katonda akakasa ekiseera ky'okuwa omukisa n'obulamu abantu bonna mu nsi, okuyitta mu zadde lya Ibulayimu – “Era baganda bo, Sodomu ne bawala be, balidda mu bukulu bwabwe obw'edda, ne Samaliya ne bawala be balidda mu bukulu bwabwe obw'edda, naawe ne bawala bo mulidda mu bukulu bwammwe obw'edda.  …...  era naye nze ndijjukira endagaano gye nalagaana nawe mu naku ez'obuvuuka bwo, era ndireta ne nyweza endagaano eterigwawo...... olyoke ojjukire n'oswala n'olema okwasama nate akamwa ko olw'ensonyi zo, … bw'aygera Mukama Katonda”. – Ezekyeri 16:55-63.

 

ANI ALIYIMIRIRA KU LUNAKU LW'OKUJJA KWE?


     Masiya mulindwa wa kugya, era ono ye mubereberye wa banabbi era bonna ku kujjura kwe kwe baweebwa. Ono asinga Musa ne Kabaka Daudi, ye Kabaka wa ba Kabaka era Omwami w'abami. Ono ebyawandiikibwa gwe byalanga, omuzira era owamanyi, bwatyo bwe yagya nga muwombefu, abantu ba Isirayiri ne baremwa okumumanya n'okumutegeera kuba yali talina bitiibwa bye'basubira, omulenzi omunazalesi omuteefu! Naye, mu kugyakwe okw'okubiri, alijjira mu kitiibwa kya Katonda we, ensi eri nkakana n'abamufumita (abalabebe) balikuba ebiwoobe – bwalirabika ku bire by'eggulu ! Ebire nga bitadde, abantu baliraba ekinunulo mulindwa – Mukama kye yateegeeza Kawa ne Adamu ng'abasalirwa omusango mu Lusuku lwa Katonda.

   Nabbi Malaki kw'okutegeeza nti omubaka w'endagaano gwe mulindirira alijja, okujja eri y'Ekkalu ye era nga Kabaka era Kabona. Kale ani aliyimirira ku lunaku lwe? Bwalijja okutekateeka bakabona n'abalevi ob'okuba nga baweereza mu Yekkalu ya Katonda. Kino kye kisooka, era wa kubalongoosa n'omuliro nga omuweesi bw'alongoosa ffeza! – Malaki 3: 1-3.

LWAKI OKUJJA KWA MASIYA KULWA?

 
     Tulaba nti omwana omubereberye wa Katonda y'aweebwa omukisa gw'okuba nga Mukama, Kabaka era Kabona asinga obukulu era omubakka w'Endagaano empya eri abantu mu bwakabaka bwa Katonda. Naye kino akifuna nga ayise mu kugezesebwa okunene okw'obuwombefu mu kubonabona olw'okukola Katonda by'ayagala:
 

1.    Okusoka ky'etaagisa ye okuleka ebitiibwa bye mu ggulu, afusibwe omuntu – si omwononyi wabula atukiride, ataliko bbala wadde kamogo.

2.    Bw'ekityo n'asobola okuwaayo omutango nga omuntu nga asasulira Adamu n'abaana be olw'ebibi byabwe. Mukama Katonda ky'eyava asiima okumufukako omwoyo ggwe, n'amuuzala ku mugga yolodani. Bwatyo Kuristo naamala emyaka esatu n'ekitundu nga y'ewaayo nga ssadaka ekirizibwa ewa Katonda.

3.    Bwatyo ngamaliriza omulimo, n'azukizibwa mu kitiibwa ekingi okusinga kye yali nakyo nga tanagya mu nsi, n'azalibwa nate nga Omwoyo mu bwakatonda.  Bwatyo mu mubiri ogw'okubonabona nga omuntu yali yewaayo nga ssadaka ate nga ekitonde ekigya nga kabona omukulu. Bw'eyazukira, nga olwo ssadaka ewedde, nafuuka Kabona omugyuvu era atukiridde mu mwoyo. – Abeb.10:1-14; 13: 11-13.

     Kale ekibuzo kiri nti lwaki teyafukirawo Kabaka afuga era Kabona wano ku nsi? Mu nteekateeka ya Katonda, wali ssadaka ezekiweebwayo olw'ekibi biri. Emu nga eweedde, bw'ekityo n'embuzzi ewebwaayo nga ssadaka era okuva ku Penticosti, Katonda alonda abatono okw'ewaayo nga ssadaka okufuka omubiri gwa Kuristo era okufugira awamu naye nga ba kabona era ba kabaka mu bwakabaka bwa Katonda wano ku nsi.

    Kirabika lwatu nti Ekkanisa era omugole wa Kuristo ng'awedde, oluvanyuma lw'embaga y'Omwana gw'Endiga, Isirayiri eriweebwa omukisa okulaba Kabaka wayo gw'erindirira era ye Kuristo/ Masiya! Kino kya kuwa amawanga gonna omukisa nti nga ekisubizo bwe kiri – amawanga gonna/ abantu bonna, balifuna omukisa/ obulamu okuyita mu Isirayiri era kino kya kutuukirira mu ndagaano ey'amateeka empya Mukama gyaliwa Isiriayiri mu bwangu – Yeremiya 31:31-34; Olub.22:17-18.

OKUSALA OMUSANGO, KWA MUKAMA


    Laba okutegeeza kwa Mukama mu Malaki 3:5 – “Era ndibasemberera okusala omusango; era ndiba mujulirwa mwangu eri abalogo n'eri abenzi n'eri abalayira eby'obulimba; n'eri abo abalyazaamaanya omupakasi empeera ye, nnamwandu n'atalina kitaawe, era abagoba munnaggwanga obutamuwa bibye, so tebantya, bw'ayogera Mukama w'eggye.”  Wano kirabika lwatu nti Kuristo tagenda kuba na bitiibwa byoka eri abo bafuuga nga abaddu wabula wa kwetaga obwesigwa n'amazima n'okukiiriza eri abo bafuga.

    Era kino kya kuyigiriza aba Isirayiri obutukirivu okuyita mu ndagaano empya era bw'ekityo banamawanga ba kuyiga nga bagya mu ndagaano eno, olwo nabo baweebwe omukisa. Olw'endagaano eno empya, amawanga gonna gakirize Kuristo nga Kabaka era Kabona wago, Omutabaganya – olwo nabo bafune empeera yendagaano empya, bwe bulamu obutaggwaawo!

 Amiina.


 

ENJIGIRIZA ZA MASITANI — Sitani:

Omutume Paulo y’alabula (1 Tim.4:1) okwegendeereza enjigiriza za Sitani, ezaali zikyaase mu kiseera ekyo, songa nakati weziri nnyo n’amanyi n’okusinga bwe kyaali. Plato, omu ku bagezigezi b’ensi eno, yategeeza nga omuntu bwe yalina ekitundu kyo’bulamu ekitafa ! Enjigiriza ye n’etuuka ne mu bakkiriza ba Kristo n’Abayudaya. Enjigiriza eno egamba nti omuntu alina ekitundu ekitaffa, Abakuristayo abamu kyebagamba nti omwoyo gw’Omuntu tegufa, so nga ne banamawanga bangi gamba nga Abayindi bagamba nti omuntu bwafa, omyoyo gwe gumuvamu ne guzalibwa mu nte, mbuzzi, kappa, nkoko oba ebinyonyi; N’abaganda wano balowooza nti omuntu asigala ategeera era omuzimu gwe (omwoyo) gubeerawo nga gutambula (enjiri y’emizimu). Kino kiraga bulungi enjigiriza z’Amasitani ezikontana n’Ekigambo kya Katonda — Baibuli.

EDINNI Z’ABAKURISITAYO:


Katusooke n’abenzikkiriza ey’Abakatuliki: Bagamba nti omuntu alina ebitundu bibiri era omwoyo gwe gwanjawulo nnyo okuva ku mubiri — nti omwoyo tegufa, era omuntu bwafa omwoyo gwe gumuvamu ne gugenda mu biffo eby’enjawulo. Kale bakkiriziganya n’enjigiriza y’omugezigezi Pulato nti Omwoyo tegufa. Kye bava bawa ebifo nga bisatu ebisubirwa okubeeramu bonna abafa: 1) Abatukuvu ba Katonda bagenda mu Ggulu oluba okufa, ewa Katonda, mukusanyuuka kwoka. 2) Abakoozi b’ebikolobero, bagenda buterevu mu Geyeena oluba okufa. 3) Abantu abasinga obungi olufa, emyoyo gyabwe gitwalibwa mu Puligatoli, ne gilongosebwa mu kuyita mu kubonyabonyezebwa, oluvanyuuma okugenda mu ggulu ! Abo abagenda mu geyeena, babeera mu muliro omuka, era mu maziga wozzi! Bino byonna bikontana n’ekigambo kya Katonda, Baibuli.

Abakuristayo aba Polesitante, Balokole, ba sevensday, .... tebakkiriziganya mu bimu n’abakatoliki, gamba, tebakkiriza Puligatoli kuba tekiri mu baibuli. Naye, bayiggiriza nnyo Geyeena era bateegeza lwatu nti omuliro mungi nnyo ogw’okwokya abatakkiriza. Abatukuvu abatono ennyo bagenda mu ggulu naye abantu abasinga obungi bagenda mu geyeena ey’omuliro. Baibuli sibwe yigiriza, etegeeza bulungi nnyo abafu gye babeera — abalungi n’ababi, Katulabe.
 

MUGYE TUTEESE FFENA — Isaaya 1:18
 

Mukama Katonda atuyita tuteese, ategeeza nti mugye mulabe ebyawandikibwa wabula si ku muteegeeza bye twagala kuba ye y’ensibuko y’amageezi n’okuteegera; kale tulina okuyiga enjigiriza ya Baibuli, ki Mukama ky’ateegeeza buli nsonga! Bwe tugenda mu Baibuli, tulaba lwatu nti enjigiriza y’Abakatoliki n’eya Polestante byonna bulimba oba bifu, njigiriza z’amasitani (1 Tim. 4:1). Katusome mu byawandiikibwa:

Okusoka — Ebikk. 2:29-34 Abassaja ab’oluganda, nnyinza okwogerera n’obuvumu mu maaso gammwe ebya jjajjaffe omukulu Dawudi nti yafa n’aziikibwa, n’amalaalo ge gali waffe ne kaakano. Nayogeera ku kuzukira kwa Kuristo nti teyalekebwa Magombe, ... .... Kubanga Dawudi teyalinnya mu ggulu, ....”  Kitegeeza lwatu nti Dawudi tali mu ggulu songa toyinza gamba nti ali mu Puligatoli abonyabonyezebwa oba nti ali mu Geyeena y’omuliro. Mukama waffe Yesu bwe yafa naye yagenda mu Magombe (ekivunulwa mu Luyonnani hades, mu luzungu Hell — Geyeenna). Kino ekigambo Geyeena (mu luzungu hell) si kifo kyaka n’omuliro okugutazikira wabula kitegeeza okufa. Wano omutume ategeeza nti Dawudi akyali mu kufa/ emagombe naye Kuristo yagibwamu nga azuukira.

YESU TEYALEKEBWA MAGOMBE

ERA ABANTU BONNA BA KUNUNULWA

OKUVA EMAGOMBE.


Tulaba nti Yesu bwe yafa yagenda Magombe (Mu luzungu- Hell, luyonani- Hades, Luganda- Geyeena), nti era abantu bonna bwe bafa bagenda eyo wabula si mu muliro ogutazikira! Nabbi Dawudi nti naye yagenda eyo wabula nti ye Kuristo yagibwayo so nga Dawudi akyaliyo ! Kale nga bwe tusoma bayibuli, Endagaano enkadde yawandikibwa mu Lw’ebulaniya so nga Endagaano Empya mu Luyonani. Kino kituleteera okunoonyereza ku bigambo ebyakozesebwa mu nnimi ezo zombi, n’amakulu ga byo! Era tukiraba lwatu nti Shoel (Lwebulaniya) ne Hades (luyonani) bitegeeza kintu kimu “Kufa” era bye byakozesebwa okuvunulwa Amagombe (Luganda), Hell, Pit, Grave (Luzungu). Tebitegeeza muliro gw’okya kuba bitegeeza ekyo Katonda kye yateegeeza Adamu nga ay’onoonye. Nti muntuyo zo mw’onogya eky’okulya okutuuka lw’olida mu ttaka, kuba omwo mwe wagyibwa, era mu ttaka mwolida. Kino kitukiriza okulabula kwa Katonda — “Tolyanga ku kibala kino, olunaku lwo likirya lwo lifa.” Katonda yagamba kufa si kugenda mu muliro gutazikira oba Puligatoli.

Okufa kye ki? Ebyawandikibwa mu Omubulizi 9:10 — bitegeeza lwatu nti “Buli kintu omukono gwo kye gulaba okukola, okikolanga n’amaanyi go; kubanga tewali mulimu newakubadde okuteesa newakubadde okumanya newakubadde amagezi mu magombe gy’ogenda.” Kale awatali kumanya na kutegeera oyinza okuwuulira obulumi bw’omuliro? oba okubonyabonyezebwa? Mmwe gendeereze enjigiriza za masitani ezetolodde amadiini, Amazima getagisa nnyo. Ate Geyeena Yesu gye yayogeerako eyaka, ne kibiritu — Kano akabonero ko kufa, yesu ke yakozesa kigambo kya Honomu (kiwoonvu kya yerusalemi), ekyabeerangamu ebisolo ebifudde, nga envunyu ziri omwo, n’omuliro nga teguzikira okusanyawo ebikyafu — akabonero akalaga okusaanawo okwekomeredde, kwe kufa okw’okubiri (si okufa okusoka ku ba bonna abafa mu kufa kw’Adamu ba kuzukira) naye waliwo okufa okw’okubiri eri abo abazukidde bwe balilemwa okwata obutukkirivu. — Okubik. 20:9-10, 21:8.
 

OKUNUNULIBWA OKUVA MU KUFA (Amagombe)


Tulaba ekisa kya Katonda, nga Katonda ategeeza okuyita mu ba nabbi be nti “Ndibanunula eri amaanyi ag’amagombe; ndibagula okuva eri okufa: ggwe okufa, ebibonoobono byo biri ludda wa? ….” Kino Yesu yakitukiriza bwe yagya ku nsi (Yokkana 3:16) n’awaayo obulamu bwe okuba Omutango gw’ekibi ky’Adamu. Bwatyo Kuristo n’asasulira ekibi ky’Adamu wamu n’abaana b’Adamu. Kuba tukiraba lwatu nti Adamu y’eyayonoona, okufa n’ekugya mu nsi, n’okufa ne kubona ku bantu bonna kuba bonna bayonoona — Abarumi 5:12. Amakulu gali nti YESU yafuuka ekinunulo kya bonna abafira mu Adamu, era walibaawo okuzukkira kw’abantu bonna — Abalungi n’ababi (Ebikk. 24:15).

Ebyawandiikibwa kye biva byongeera okulungamya nti “Abantu bonna nga bwe bafira mu Adamu, bwekityo, mu Kuristo, bonna mmwe balifuukira abalamu.” — 1 Abokkolinso 15:21-22. Abantu bonna bakuzuukira, bagye bawulire Amazima, kye kisa kya Katonda.

Yesu yategeeza lwatu nti “bonna abali mu ntaana baliwulira eddobozi lye n’ebazivamu (Abalungi n’ababi) — nti abo abakolanga ebirungi balizukirira obulamu naye abakolanga ebitasana balizukirira omusango (Okuyiga obutukkirivu, empisa n’amateeka ga Katonda — Isaaya 26:9) — Yokaana 5:28-29.” YESU agabye nti bonna bali mu ntaana — kufa so si mu Ggulu oba muliro gwa Geyeena oba Puligatoli ! Muntu ki awakanya ebigambo bya Yesu, oba Banabbi ba Katonda ???

Amagombe gakusigala nga makalu kuba bonna abali mu ntaana bakuvamu — abarungi n’ababai, olwo zisigale nga nkalu. Ekyawandikibwa kitukirire nti entaana/ okufa yakusanyawo — Kosea 13:14. Eno y’esinbuko y’amazima, era tulaba banaffe ababula bangi olwengyigiriza za sitani, omulimba okuva olubereberye ! Abantu bonna ba kugya mu Bwakabaka bwa Katonda wano ku nsi, bayambibwe okumala emyaka lukumi, bawebwe omukisa okulondako ku butukkirivu n’obubi, olwo ababi bagende mu kufa okw’okubiri, okutalina suubi lya kuzuukira! — Okubik. 20:6, 22:17.

Amina.

 

THE DIVINE PLAN OF AGES

“A Plan of Ages, which he formed for the ANOINTED Jesus our Lord”
— Eph. 3:11, Emp. Diag.

“Write down the Vision and make it plain upon tables that every one may read it fluently.”
— Hab. 2:2-3 L.T.

The 3 Worlds 2 Peter 3:5-13

 

YOUR OPPORTUNITY:

 

Free BIBLE STUDY Course

By

Correspondence

&

Open to All Christians from all Churches

 

OMUSOMO GWA BAIBULI nga gwabwerere!

You can write to us or Call us:

 

Uganda Bible Students,

P.O. Box 28734 Kampala,

Tel:  (+256) 0753 116 202 / 0776 116202

Or 0782 318 033

Email: Eliezer_biblestudy@yahoo.com

 

FIND THE TRUTH ! … John 17:17

Math.25:6: “Behold the Bridegroom …”

 

 

SOME BIBLE TOPICS TO BE COVERED:

(EGIMU KU MITWE EGIYIGIBWA)

1.  Why does God permit Evil/ Satan to do injury?
(Lwaki Katonda owekisa aleka Satan okukola obubi?)

2.  The Most Holy Faith — the Faith which was delivered to all Saints.
(Okukkiriza okutukuvu enyo - Okwaweebwa abatukuvu ba Katonda.)

3.  The study of Bible Covenants.
(Okuyiga Endagaano Za Katonda mu baibuli)

4.  Church History— The Seven Churches and Seven Angels; Rev. 2
(
Ekanisa Omusanvu ne Bamalayika baazo Musanvu Okubikkulirwa 2)

5. The Armageddon & The End of the World.
(Olutalo ddekabusa  era olwenkomerero y’ensi)

6.  Tongues, Miracles, Visions and Prophesying.
(Ebyamagero, Okulabikirwa, Okwogera mu nnimi era n’Obwanabbi)

7.  The TRUE Christian Baptism!
(Okubatizibwa okuli mu byawandikibwa, okw’amazima.
)

          And many others (Nebirala)!!!!
 

 

DESIRING GOD’S GREAT BLESSING!

Desiring to obtain God’s blessing but indifferent in doing His will results in failure. Serving and improving the life conditions of your fellow men towards God, is one source of God’s blessing. Therefore, desiring to spread God’s Message of life but thinking you are too busy with work of whatever sort, poor to give financial support as you may not have enough for food, or you are not talented to speak, or feeling bodily imperfection that a person may ask you what you can not explain; yes in whatever form of constraint: We advise you to consider the many and varied opportunities the LORD of heaven has placed before you to serve your fellow men and women; Example, obtain copies of this monthly Newsletter — look at People interested in God’s word around you; at work place, home, neighbors, at your church, sending a copy to mother, father, friends & relatives in different places of the Country. Those who could promote this work in other right way, the opportunity stands. Yes, how refreshing and motivating you may contribute to changing Peoples lives, and yourself be God’s righteous Servant in the belief of Christ and the TRUTH.

 GROWING IN FAITH

Growth in faith is a desired state of Christian for desired fruitage of Christ likeness; But this must be in line with the will of God as expressed in 1 Thess. 5:21 KJV — “Prove all things; hold fast that which is good.” In line with this exhortation we advise all who are earnest students of Scriptures and our Newsletter, to prove all our studies with the only standard given by God (Isaiah 34:16) and please communicate to us!  It is also, our privilege to share the message of God’s love with others; hence we advise those who received the first publications to share them with God’s People.

 

Christ’s Kingdom is a monthly Publication by Uganda Bible Students:

All enquiries and subscriptions to be addressed to:
The Editor, Christ’s Kingdom, P. O. Box 28734, Kampala, Uganda.

Email: Eliezer_biblestudy@yahoo.com

Tel: (+256) 753 116202 / 0776 116 202.
www.godsplan-today.com

You can visit www.bibletoday.com for more on Bible studies.

 

 

Return to Luganda Home Page